News
Poliisi e Bugweri eri mu kuyigga ddereeva wa ttakisi agambibwa okutomera omwana ow'emyaka 13 n'emulumya. Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti ...
Abadde agufudde omugano ng’aggya ssente z'ebizimbe ku balandiroodi nga yeeyita omukozi wa Town Council gamumyuse bwe bamukutte lubona ng’aliko gw’abadde amaze okufera ssente. Oluvanyuma lwa Town clerk ...
AKAKIIKO k’ebyokulonda olukakasizza ekibiina kya People’s Front for Freedom (PFF) ekya Dr. Kizza Besigye abakikulira ne balaakika okussaawo okuvuganya okw’amaanyi ne balabula NUP, NRM ne FDC ...
OKUKUNGUBAGA n'ebiwoobe be baana baliwo mu nsi ya Dominican Republic oluvannyuma lw'okukakasa nti abantu 220 be baafiiridde mu njega ya bbaala eyagudde n'ebuutikira abadigize abaabadde 'basuze mu ...
ABAKRISTAAYO mu Busaabadinkoni bw’e Kakoma mu disitulikiti y’e Rakai babugaanye essanyu oluvannyuma lw’okufuna amawulire g’okulondebwa kw’abadde Ssaabadinkoni waabwe, Can. Gaster Nsereko. Yalondeddwa ...
Ssande mu UFL e Wankulukuku; Ekifo ekyokusatu (ssaawa 5:00): Bugema - IUIU Fayinolo (ssaawa 9:00); UMU Nkozi - St. Lawrence EMYAKA esatu gye giyiseewo bukya St. Lawrence University (SLAU) ekaaba aga ...
E Bukuya ku leediyo ya KBS Fm 89.6 Endingidi ,basanze abakozi baduuse nga n’ebyuma babisumuluddeyo kyokka basazeewo okusumululayo omulongooti ne bagenda nago nga n’ebizindalo okuli ekya Juma Male ...
Abafumbo basowaganye omwami n'akoona ennyumba Mar 04, 2025 Waliwo Maama ne batabani be babiri basimattuse okutuusibwaako obulabe mu kiro, bba bw’avudde mu mbeera n’ayasa endabirwaamu z'enyumba zonna n ...
Nalukoola amaze n'alayizibwa Mar 27, 2025 MUNNAMATEEKA Erias Luyimbazi Nalukoola olulayidde ku bubaka bwa Kawempe North ebibye ne bitereererawo, Sipiika wa Palamenti bw’alagidde bamuwe emmotoka ...
Ssaabadinkoni avumiridde ebikolwa by'okukoppa ebigezo ng'asabira aba Good Foundation Preparatory Nov 01, 2024 SSAABADINKONI Canon Wasswa Ssentamu okuva ku kiggwa ky’abajulizi ekya Anglican Site e ...
Eddwaliro ly'e Lubaga linoonya obuwumbi 2 n'obukadde 200 okugula CT-Scan ey'omulembe Oct 15, 2024 Bino byogeddwa akulira eddwaliro lino, Dr.Julius Luyimbaazi mu lukuŋŋaana lwa bannamawulire olwatudde ...
SIPIIKA wa palamenti Anita Among asambazze ebyogerwa nga bweyagaaniddwa okugenda e Samolia okukiirira eggwanga mu lukiiko lwa (CHOGUM) n’agamba nti ensinsikana eri mu kitundu kino ekya Pacific Island ...
Results that may be inaccessible to you are currently showing.
Hide inaccessible results